Jeremiah 48:44

44 a“Buli alidduka entiisa
aligwa mu bunnya,
n’oyo aliba avudde mu bunnya
alikwatibwa omutego;
kubanga ndireeta ku Mowaabu
omwaka gw’okubonaabona kwe,”
bw’ayogera Mukama Katonda.
Copyright information for LugEEEE